Ye akwatidde NUp bendera akyatalaaga ebitundu eby’obugabe bwa Ankole naddala mu kitundu ekya Western Uganda era mu bitundu by’atuseemu kubaddeko Bushenyi ko ne Mitooma. Abalimi b’amajaaani mu kitundu kino abanakuwaliddeko nnyo olwebeeyi yaagwo eyagwa , kyoka nabasuubiza nti singa afuuka Pulezidenti ebizibu bino byonna wakubinogera eddagala. Patrick Ssenyondo kaabituwe.
Robert Kyagulanyi emisanvu egimu ayiseemu ku bigere
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
