Akulira ekibiina ki Common Man’s Party Mubarak Munyagwa leero asiibye mu disitrict ye Bukomansimbi nga amatiza abaayo nga bwagwanidde okukulembera eggwanga lino mu mwaka 2026 okutuuka 2031. Abeeno abasuubizza nga bwajja okufuba okulaba nga atuusa ebyenjigiriza ku buli kitundu, kale nasaba abantu beeno okuzaala abaana obuteebalira, bwanaafuka Pulezidenti yye alabirire.
Mubarak Munyangwa waakutumbula ebyokulimi e Bukomansimbi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
