EMYAKA 100 EGYA LUBAGA: Ekiroowo ky’okugizimba kyatandika mu 1889

Gladys Namyalo
1 Min Read

St Mary’s Cathedral Lubaga, etwalibwa nga maama wa Eklezia mu Uganda mu byafaayo by’enzikiriza y’abakatuliki mu Uganda. Eno etudde ku kasozi Lubaga, akamu ku busozi omusanvu obukola ekibuga ekikulu Kampala. Olugendo lw’okugizimba lutandika mu 1889 , oluvanyuma lwa ssekabaka Daniel Mwanga Basammula-ekkere okuwa abaminsani abafalansa ettaka lino okwali olubiri lwakitaawe.Mu mboozi yaffe egenda okusooka, nga giwera emyaka 100 bukya Kelezia eno ezimbibwa, tutuunulide olugendo lw’ayo okuviira ddala ku kirowoozo, okutuuta lwe yatukuzibwa ng’ewedde.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *