OKUSUNSULA AB’EKIZO: Eky’abaliko obulemu tewali azze kukivuganyaako

Gladys Namyalo
0 Min Read

Olwaleero akakiiko ke by’okulonda wekakkomekkereza okusunsula abo abegwanyiza ebifo by’obubaka bya palamenti ku kittebe kyayo mu industrial area, nga weziweredde ssaawa kkumi ezakawungeezi nga akakiiko kakasunsula awamu abantu 83, nga kubano 26 begwanyiza okukiikirira abakozi, ababakadde bali 7, ababaliko obulemu bali 11, ate ababavubuka bali 39.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *