Robert Kyagulanyi e Hoima alesse bamunyenyeza mutwe

Gladys Namyalo
0 Min Read

Avuganya ku ky’obukulembeze bw’eggwanga ku lw’ekibiina kya NUP Robert Kyagulanyi asuubizza ab’e Buliisa okubaddiza ennyanja Muttanzige bavube nga bwe gwali n’okulaba nga abatuuze b’omu bitundu bino omusimwa amafuta be basinga okuganyulwa mu by’obugagga eby’omu ttaka ebyazuulwa.Ono olwaleero abadde akomekkereza olugendo lw’okunoonya akalulu mu bitundu by’e Bunyoro olwaleero.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *