Akwatidde NRM bendera okuvuganya ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni olwaleero enjiri ey’okummuza ku bwapulezidenti asiibye ajibuulira b’e Budaka era abasabye bamuyiire obululu. Wabula bino tugenda kubikulaga nga bwebibadde awatali ddoboozi libigoberera kubanga aba PPU abakwatira omukulu ebifaananyi tebatuweerako kawandiiko konna ku kawerekera bigambo byaaba ayogedde.
Yoweri Museveni akunze ab’e Budaka okwenyigira mu bulimi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
