Abeegwanyiza ebifo by’obubaka bwa palamenti mu bbendobendo lya Mubende bagenda mu maaso n’okuwenja akalulu okutuuka ku bukulu buno. Bangi ku bano olunaku luno balweyambisizza kutongoza kakuyege waabwe era nga batabadde ebyalo n’okuyisa ebivvulu. Ne Fred Mukasa Mbidde alabiseeko eri abalonzi e Buwekula okubasaba akalulu omulundi ogusookedde ddala.
E Mubende abavuganya mu kalulu k’obubaka bwa palamenti beeweze okukola
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
