Ne mu disitulikiti zonna ezikola e bendobendo lye Masaka akakiiko k’ebyokulonda kakomekkerezza okusunsula abeeganyiza obubaka bwa Palamenti mu bitundu eby’enjawulo.Akutwalira awamu abakulu mu kakiiko kebyokulonda batubuulidde nti mpaawo kusomooza kwebafunye,kyoka ne bakomekkereza abasunsuddwa obutageza kutandika kakuyega nga akadde tekanatuuka.
Okusunsula e Masaka, abasunsuddwa bagaaniddwa okutandika kakuyege
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
