Akwatidde FDC bendera ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga, Nathan Nandala Mafabi asuubizza ab’e Bugisu nti singa bamulonda mu kifo kino, waakulwana okulaba ng’emmwanyi zaabwe zifuna akatale ku miwendo egy’egasa. Okwogera bino, Mafabi abadde mu disitulikiti y’e Namisindwa ne Buduuda ng’akuyega abaayo okumuwagira mu kalulu ka 2026.
Ab’e Bugisu Nandala Mafabi abasuubizza okunyweza bbeeyi y’emmwanyi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
