Akulira ekibiina ki Uganda Peoples Congress era mutabani w’eyaliko omukulembeze we ggwanga Jimmy Akena asabye akulira ekibiina ki National Unity Platform bwekiba kisoboka amuyambe okudda mu lwokaano lw’obwa Pulezidenti. Bino abimugambidde mu maka g’omugenzi Obote ku kyalo Akokolo mu disituikiti ye Apac gy’asiibye nga awenja akalulu. Leero Kyagulanyi akalulu akawenjerezza Kiryandongo mu Bunyoro, oluvanyuma naasala okwolekera Apac mu Lango.
Kyagulanyi akunze aba Lango okumulonda, akyaddeko mu maka ga Obote
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
