Akwatidde NRM bendera ku bwa Pulezienti Yoweri Museveni akomekkerezza okuwenja akalulu mu bitundu bye Acholi gyasabidde abaayo okuddamu okumwesigisa entebe ennene. Museveni agamba nti gavumenti ye ekoze kinene okunyweza emirembe n’okulaba nga buli munnayuganda asobola okweyagalaira mu nsi ye. Ono alukungaana alukubye mu disitulikiti ye Agago.
Yoweri Museveni leero akomekkerezza okuwenja akalulu mu Acholi
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
