Akwatidde ANT bendera Gregory Mugisha Muntu asuubizza okulwanyisa enguzi bwanaaba alondeddwa ku bukulembeze bw’eggwanga. Ono leero asiibye Kyenjojo ngawenja kalulu. Abeeno abasuubizza okukola ku bbeeyi y’amajaani eserebye mpozi n’ensonga endala eziruma bannansi.
Ab’e Kyenjojo Mugisha Muntu abasabye bamuyiire akalulu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
