Mwetegereze be mulonda – Abakulu b’ebika bakunze bazzukulu ba Buganda

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Okwetegereza abantu bebagenda okulonda mu kalulu akaajja, okukozesa obulungi omutimbagano, n’okwelesa empisa ennungi by’ebimu ku bibadde ku mwanjo mu musomo ogutegekeddwa abakulu b’ebika mu Buganda nga gwesigamye ku nnono empisa n’obuwangwa. Omusomo guno gubadde mu lubiri lwa Kabaka e Mengo era abakulira ebika mu Buganda basinzidde wano ne bakubiriza abazukkulu okwongera okunyweeza amaka bateekereteekere eggwanga omulembe omujja ogw’abantu abalimu ensa.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *