Amyuka ssaabaminsita asooka era minisita w’ensonga z’amawanga ga East Africa Rebecca Kadaga alaze obwennyamivu olw’Abakayala abataddewo emiziziko okulemesa bakyala bannaabwe okwenyigira mu byobukulembeze. Kadaga abadde ku mukolo gwokujaguza emyaka 30 egye nteekateeka y’omwenkanonkano eyagendererwamu okusitula abakyala n’abawala abaali basikattidde emabega mu nsonga ezenjawulo.
OMWENKANONKANO GW’ABAKYALA: Abakyala bakukkulumidde bannaabwe ababalemesa
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
