Akakiiko k’ebyokulonda kataddewo emmeeza okutunula mu kwemulugunya ku kusunsulwa

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Akakiiko k’ebyokulonda katubuulidde nti kamaze okutekateeka akakiiko akagenda okuwuliriza okwemulugunya kwonna okunaava mu baabade beegwanyiza obubaka bwa palamenti abaasunsuddwa. Bano batubuulidde nti ku ludda lwabwe okusunsulwa kwatambudde bulungi mu ggwanga lyonna, kyoka olwokuba buli muntu ssemateeka amuwa edddembe okuwuliririzibwa, abalina okwemulugunya babalinze. Kyoka bano era balabudde abaasunsuddwa okwewala okupapa okukola kakuyege nga tebanakkirizibwa kakiiko ka byakulonda.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *