Ab’ebyokulonda baakusisinkana abaasunsuddwa mu Wakiso okubalambika

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

E Wakiso abantu 97 be baasunsuddwa okuvuganya ku bifo omwenda ebiri mu disitulikiti eno era ng’okusinziira ku bavunaanyizibwa ku by’okulonda erudda eno, enteekateeka eno yatambudde bulungi. Kati bano bateekateeka nsisinkano n’abantu bano okubalambika ku ngeri gye bagenda okutambuzaamu kkampeyini zaabwe.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *