Bannamunigina ba NRM abaasunsuddwa e Luweero batadde ekibiina mu kattu

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Oluvanyuma lw’okusunsulibwa akakiiko ky’eby’okulonda ab’egwanyiza ebifo by’abubaka bwa Parliament bakutandika ka kuyege waabwe okuva ng’ennaku z’omwezi 10 November okutuuka nga 13 January w’omwaka ogujja, z’enaku 65 z’ebalina okumatiza abalonzi. E Luwero NRM erwana kulaba nga y’eddiza ebifo ebyagikwakulwako ekibiina kya NUP mu kulonda okuwedde, wabula ng’eyolekedde olusozi gambalagala olw’a bannakibiina abaagwa mu kamyufu ate nabo okwagala okwesimbawo ku bwannamunigina. Omusassi waffe oludda olwo Herbert Kamoga akukubidde tooci mu nsonga eno.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *