NUP gwe yasimbye ku Anita Among talabikako, teyasunsuddwa

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Akulira ekibiina ki National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu atubuulidde nti nakati bakyanoonya munaabwe Florence Asio eyabadde alina okususulwa olunaku lw’eggulo avuganye ku kifo kyomubaka omukyala owa Bukedea, kyoka nakakano takubikako kya mulubaale. Omukyala ono kigambibwa nti nakati essimu ze teziriiko , kko n’omukwanaganya wa NUP e Bukedea Eremu Denis ekyawadde sipiika wa Palamenti Anita Among ekyanya okuyitawo nga tavuganyiziddwa. Bbo abakulira akakiiko k’ebyokulonda mu ggwanga batugambye nti emivuyo egyabadde e Bukedea baagyiwuliddeko era nga okunonyereza kutandise.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *