Yoweri Museveni olwaleero asuubizza okukola ku nguudo eziri obubi mu bitundu bya West Nile mwakoonedde ne ku nteekateeka z’okuzzaawo oluguudo lw’eggaali y’omukka oluva e Gulu okudda e Pakwach singa amala n’eyeddiza entebe y’omukulembeze w’egganga mu kalulu ka 2026.Museveni leero abadde mu disitulikiti ye Packwach ngakunga abaayo okumuwagira. Ono era asuubizza n’okusummuusa Packwach Health Centre 4 okulizza ku mutendera gwa Hospital.
YOWERI MUSEVENI : Ab’e Packwach abasuubiza okukola ku nguudo n’ebyobulamu
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found