ENTAMBUZA YA KKAMPEYINI: Akakiiko, poliisi, ne ba agenti b’abeesimbyewo baliko bye bakkaanyizza

Gladys Namyalo
0 Min Read

Akakiiko k’ebyokulonda kalagidde ababaka ba Pulezidenti mu disitulikiti obutadda kusengula abavuganya ku bwa Pulezidenti okubajja mu bifo bye baba bakanyizaako okusisinkaniramu abantu baabwe okubasaba akalulu.Akulira akakiiko kano Simon Byabakama agamba nti enkola ey’okutataaganya abesimbyewo emenya mateeka kubanga buli avuganya wa ddembe okwegazaanyiza mu ddembe lye ely’okukuyega abalonzi.Bino bituukiddwako mu nsisinkano ebaddewo wakati w’akakiiko k’ebyokulonda, abakiikiridde abesimbyewo kko ne poliisi.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *