Banna Kibiina ki National Unity Platform e Masaka balaze obutali bumativu ku ngeri akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina kyabwe gyekaagabamu kaadi y’agenda okuviganya ku kifo ky’omubaka omukyala akiikirira ekibuga Masaka. Kinajjukirwa nti kaadi yaweebwa Rose Nalubowa,kyokka bbo balumiriza nti kaadi yali egwana Sauya Nanyonga.
ENGABA YA KKAADI YA NUP: Abe Masaka ssibamativu ku yaweebwa Rose Nalubowa
0 Min Read
Leave a review
Recent Updates
No posts found