Bannakyewa abalondoola embalirira y’eggwanga sibamativu n’engeri ssente gavumenti ze yayongera mu mbalirira y’ebyobulamu gye zikozeseddwamu .Bano batunuulidde embeera eri mu malwaliro ga gavumenti ge bagamba nti temuli ddagala kko n’ebikozesebwa ebirala .Bababadde n’ensisinkano y’okwefuumitiriza ku ngeri y’okuvujjirira ebyobulamu oluvannyuma lw’eggwanga lya Amerika okusala obuwayambi bwayo .
OKUVUJJIRIRA EBYOBULAMU: Bannakyewa basisinkanye okutema empenda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
