Paul Biya awangudde okulonda, akutte kisanja kya munaana

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Mu ggwanga lya Cameroon galaga ng’abatuuze mu gwanga lino nakakati bwebakyali mu kwekalakaasa nga kino kyaddiridde okulangirirwa kwa Paul Biya owemyaka 91 nga omuwanguzi w’okulonda kw’obwa Pulezidenti okwomwaka guno.Musajja mukulu ono eyakafugira emyaka 42 yamezze abadde amuvuganya Issa Tchiroma Bakary ku bululu ebitundu 53.7% ekitabudde bannansi ne batanula okwekalakaasa.Singa mukama amuwa obulamu, Paul Biya wanaamalirako ekisanja kino nga emyaka akoonye 99 egy’obukulu mu mu mwaka 2032.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *