Ng’eggwanga lyongera okusemberera akalulu kaabonna aka 2026, tugenda kuba tukuba tooci mu bifo ebisuubirwa okubaamu okuvuganya okwamaanyi era olwaleero tubadde mu constituency eya Kira Municipality okulaba engeri okuvuganya bwekugenda okuba mu kitindu kino. Eno betusobodde okwogerako nabo batubuulidde okusinga ekitundu kizze kironda bantu b’oludda oluvuganya kyokka ku mulundi guno waliwo okutya nti NRM yandibayita mu nkwawa olw’embiranye eriwo wakati wa Ibrahim Ssemujju Nganda saako ne Goerge Musisi owa NUP.
MUNISIPAALI YE KIRA :Okuvuganya okwamaanyi kuli wakati wa NUP ne PFF
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
