Abantu abatanategerekeka balumbye amayumba ga batuuze ku kyalo KALUSIINA mu gombolola ye KYABAGAMBA mu district ye GOMBA nebagatekera omuliro negasaana wo.Yadde abatuuze bateebereza nti ab’ekitongole kyebibira bandiba nga balina omukono mu byabaddewo, Aldon Walukamba omwogezi w’ekitongole kino mu kitundu kino bino abasambajja era agamba nti baakukwatagana ne Poliisi okuzuula eyabadde emabega w’ekikolwa kino
AMAYUMBA AGAAYOKEDDWA: Abatuuze b’e Gomba balumiriza NFA, yo ebyegaanye
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found