Raila Odinga bamukubidde emizinga 17 nga bamuziika

Gladys Namyalo
0 Min Read

Raila Odinga olwaleero aziikiddwa mu bitiibwa byonna eby’omukulembeze w’eggwanga lya Kenya era nga bamukubidde emizinga 17.Pulezidenti w’eggwanga lino William Ruto ategeezezza nti yadde ekirooto kya Odinga okufuuka omukulembeze w’eggwanga lya Kenya tekyatuukirira, abadde Pulezidenti w’abantu .Okuziika kwa Odinga kwetabiddwako abakungu okuva mu mawanga agenjawulo naddala aga East Africa nga eyaliko Ssaabaminsita wa Uganda Dr. Ruhakana Rugunda yaakiikiridde Pulezidenti Museveni .

TAGGED:
Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *