Abalimi bangi abazze bawulirwa nga bemulugunya olw’ebijimusa ebikolerere bya bagaamba nti biviirideko ebirime byabwe okwononeka ekibaviirako okufiirwa . Kati okukendeeza ekizibu kino, ekitongole ki Green world kiriko abalimi bekitwalaa muggwanga ly’e China okulaba nga bayiga okukola ekijimusa eky’obutonde ekitalina bulaabe mu ttaka kwosa abantu.Bagamba nti kino kyakuyambako mukutubula eby’obulimi mu ggwanga.
OKUTUMBULA EBYOBULIMI: Waliwo abagenda e China okuyiga okukola ebigimusa by’obutonde
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found