“BAYUZA EBIPANDE BYAFFE” : Waliwo aba NUP e Makindye ne Lubaga abeekubidde enduulu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Waliwo bannakibiina ki NUP mu gombolola y’e Lubaga ne Makindye abalaze obwenyamivu olw’ebipande byabwe okuyuzzibwa.Bano balumiriza nti abantu abayuza ebipande bino baba bakuumibwa ba byakwerinda.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *