Ssaabaminisita wa Uganda Robinah Nabbanja naye yabadde mu disituliti gyasibuka eye Kakumiro gye yasabidde abaayo okulonda mukama we Yoweri Museveni mu kalulu akajja olw’ebyo eggwanga byerituuseeko wansi w’obukulembeze bwe. Ono yajulizza nnyo emirembe n’obutebenkevu ebiteereddwawo gavumenti ya Museveni byagamba nti w’ebitali tewali kiyinza kutambula
“MUWAGIRE NNYO MUSEVENI” : Nabbanja akunze abakulembeze ba NRM e Kakumiro
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found