Ekibiina ki NRM kyesammudde eby’ababaka ba palamenti abaagwa mu kamyufu k’ekibiina abalumiriza nga ssentebe w’ekibiina era akikwatidde bendera ku kya president Yoweri Kaguta Museveni bweyabakkiriza okwesimbawo nga bannamunigina.Omwogezi w’ekibiina Emmanuel Dombo ategeezezza nti bano omukulu yabasabe kwekuba mu kifuba buteesimbawo so ssi nga bbo bwebabitambuza.
ABA NRM ABAAGWA MU KAMYUFU : Ekibiina kigamba omukulembeze tanabawa ku kyanya
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
