NRM E MBALE: Abavuganya bayanjudde empenda z’okuwangula ebifo

Joseph Tumwesigye
1 Min Read

Abakulira ekibiina ki NRM mu disitulikiti ye Mbale batubuulidde nga bwebatandise okunonyereza ku butambi obwafulumye nga bulaga abaana bamasomero abaleeteddwa okwetaba ku lukungana olwakubiddwa omukulembeze we ggwanga mu kitundu kino. Bano bagamba nti newankubadde abaana bano bakakasa nga bawezeza emyaka 18 egyironda, naye bbo tebaategedde ku byakubakaka kwetaba ku lukungana luno, kale nga kino babakanye ne kaweefube ow’okukinonyerezaako. Abamu ku baana bano baalabiddwako nga balojja ennaku gyebayisemu, omwabadde okubalumya enjala n’enkalamatta.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *