Ministry evunanyizibwa ku nsonga za bakozi ba govumenti ebakanye ne kaweefube wokunoonya abakozi 6,853 abanajjuza ebifo ebikalu mu bitongole bya gavumenti 13 ebirudde nga bikalu. Bano okusinga batandikidde mu byanjigiriza,eby’obulamu, eby’obulimi kko n’ebirara nga bano basuubirwa okutandika okukola obutasukka mwaka gujja. Kyoka bano bakizudde nga wakyaliwo ebitongole ebikyagaanye okulanga emirimu gyabyo newankubadde babategeeza dda nti ensimbi weeziri.
Minisitule y’abakozi enoonya abakozi abakunukkiriza mu 7,000
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
