Mu Obongi Nandala Mafabi bamukaabidde ebizibu, tebalina luguudo lwa kkoolaasi

Joseph Tumwesigye
0 Min Read

Abantu mu disitulikiti y’e Obongi bategeezezza Nathan Nandala Mafabi nti gavumenti ya NRM yandiba yabeerabira, nga kino bakyesigamizza ku ky’okuba nti disitulikiti yaabwe tefunangako ku luguudo lwa Kkoolasi, ate nga n’amasanyalaze bagakonga lusu, ekireetedde ebyenfuna n’enkulakulana ya disitulikiti okusanyalala. Okumutegeeza bino, Mafabi abadde agenze kukuyega bantu mu disitulikiti eno okumulonda ku kifo ky’omukulembeze w’eggwanga.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *