Omubaka wa Budadiri West Nathan Nandala Mafabi era nga yakwatidde FDC bendera ku bwa pulezidenti akangudde ku ddooboozi eri abasuubula omuceere ku bbeeyi eyawaggulu ku mawanga amalala ekiretera omuceere ogulimibwa wano mu ggwanga okuddondolwa.Nandala agamba nti mu gavumenti ye ssi wakukiriza mmere erimibwa wano mu ggwanga ate kusuubulibwa.Bino abyogedde bwabadde akuyega abalonzi mu bendobendo lye Bukedi mu district ye Butaleja ne Tororo.
Nandala Mafabi awadde obweyamo ku bbeeyi y’omuceere
0 Min Read
Leave a review
Recent Updates
No posts found
