Akwatidde CMP bendera ku bwa Pulezidenti, Mubarak Munyagwa ayingidde olunaku olw’okubiri ngawenja akalulu mu bitundu bya West Nile.Ono leero abadde mu disitulikiti ye Koboko gyasabidde abaayo okwegaana NRM balonde ye asobole okubatuuse ku lyengedde mu byenjigiriza kko n’ebyobulamu .Munyagwa asinzidde eno n’akolokota gavumenti ya NRM okukkiriza abagwira okujja kuno ne batandika okukola emirimu egyalejjalejja egyandibadde egya bannansi .
MUBARAK MUNYAGWA: E Koboko, essira alitadde ku byanjigiriza, n’ebyobulamu
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found