Omubaka wa Isingiro South Alex Bakunda aggye enta mu byokwesimbawo ku bwannamunigina mu kalulu akajja okuvannyuma lw’ensisinkano n’abakulu mu NRM okubadde n’amyuka Sipiika wa palamenti Thomas Tayebwa.Ono agamba nti kati essira wakulissa kukusaggulira Museveni kalulu mu kitundu kino .Bbo ab’omumaka g’omukulembeze w’eggwanga nga bakulembedde Jane Barekye babadde mu bitundu bya Acholi nga balondoola ensimbi Pulezidenti Museveni ze yassa mu SACCO z’abayizi ababaguddwa wansi w’enteekateeka ya Presidential Initiative on Skilling Uganda.
OBUWAGIZI ERI MUSEVENI NE NRM: Omubaka Bakunda aggye enta mu by’okwesimbawo e Isingiro South
1 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found