NANDALA MAFABI: Ab’e Bugweri abasuubizza okubaggya mu bwavu

Gladys Namyalo
0 Min Read

Nathan Nandala Mafabi akwatidde FDC bendera ku ky’omukulembeze w’eggwanga agamba etundutundu lya Busonga lisobola okuva mu ntata y’obwavu singa gavumenti ekwasizaako abantu abakola emirimu gyalejja lejja gamba ng’ababoodabooda. Bino abyogeredde mu disitulikiti disitulikiti y’e Bugweri gyasiibye ng’asaba abaayo okumulonda, asobole okubayitimusa mu by’enfuna ng’ayita mu kutereeza emiwendo gy’ebirime kko n’okabakolera enguudo ezinaabayamba okutuusa ebirime bino ku katale.

Share This Article
Leave a review

Leave a Review

Your email address will not be published. Required fields are marked *