Omuvubuka Amos Wambedde nga myaka 23 omuyizi ku Kampala International University atandise okufuuka ensonga mu bitundu by’e Mukono eyo gy’asibuka, bwe yeesowoddeyo okwesimbawo akiikirire aba Mukono South mu palamenti.Wambede ono agamba embeera abantu gye bayitamu y’ezze emuwaliriza okwagala okuvuganya mu byobufuzi okuviira ddala nga wa siniya ezooka.Nti kyokka enfunda bbiri abadde ajja avuganya ne kitaawe amuzaalira ddala, era lweyasembayo okumumegga mu kalulu yamusibira nguguuze namugoba mu maka ge.
Amos Wambede:Wuuno omuvubuka azze avuganya ne kitaawe mu byobufuzi
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
