Ababaka ba palamenti nate bongedde okuteeka gavumenti ne palamenti ku nninga banyonyole lwaki emikutu gya Nation Media group gyonna mu ggwanga gyigaanibwa okusaka amawulire mu Palamenti kko n’awali omukulembeze. Bano bajjukizza Palamenti nti ebifo mwebagaana bannamawulire mwemukolerwa okusalawo okutuuka ku bannayuganda abaawansi, kale nga okukugira bannamawulire kivvoolera ddala ssemateeka. Mungeri yemu n’abakulu mu Nation Media Group bafulumizza ekiwandiiko ekivumirira eneeyisa ya gavumenti.
‘LWAKI MWABAGOBYE’: Eby’okugoba NMG mu palamenti biranze
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
