Mu district ye Wakiso waliyo abantu abaliko obulemu abatandise okweyambisa tekinologiya wa AI okubeezaawo obulamu. Bano baliko ebintu byebakola omuli ensawo omuterekebwa emmere neesigala nga ebuguma, emikebe omuterekebwa ebimuli n’ebirala nebakozesa AI okubifunira obutale wano mu Uganda ne mu mawanga ag’ebunaayira.