Democratic Front, ekibiina ekikulembeerwa Mathias Mpuuga kigamba nti kati kyekikute omumuli gw’ebibiina ebikulembeera oludda oluvuganya kubanga kikulira ku sipiidi yayiriri.Bano bewaanyi ga bbwe bawandisiizza abantu bangi abeegwanyiza ebifo ebitali bino nkikyatambula ebifo ebirala bingi.