Abalala abammiddwa bendera ya NUP balumbye ekitebe okwemulugunya

Brenda Luwedde
1 Min Read

Waliwo banna NUP okuva e Muduuma abakedde okugumba ku woofiisi ya NUP esangibwa e Kalagala mu tawuni Kanso y’e Mpigi nga beemulugunya ku Ivan Kasumba eyakwasiddwa bendera ku kifo kya ssentebe w’eggombolola y’e Muduuma nga bagamba nti talina buwagizi bumala.Bano babadde bakutte ebipande okuli obubaka obutegeeza nga Vicent kasozi bweyabadde asaanidde okukwasibwa bendera ku kifo kino. Abatwala ekibiina mu kitundu kino basuubizza okwongerayo okwemulugunya kw’abantu eri akakiiko akakwatibwako ensonga.

Share This Article
Leave a Comment

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *