Omukazi Jolin Kanoheri Rugari agambibwa okutta omwana gwe yezaalira ow’emyaka ebiri oluvannyuma lw’okusoowagana ne bba, obudde bwongedde okumuzibirira. Kkooti esookerwako ekamutemye nti ye n’omukozi we ow’awaka Robinah Nabbanja baakugenda mu kkooti enkulu batandike okwewozaako kubanga waliwo obujulizi obumala okukakasa nti omwana ayogerwako battamutte so teyawanuka mu ddirisa nga bwe bazze bewozaako.
EBY’OMWANA EYAFA: Jolin Rugari n’omukozi we basindikiddwa mu kkooti enkulu
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found