Abamu ku bafiirwa amayumba mu kuyigulukuka kwakasasiro w’ekiteezi omwaka oguwedde bazzeeyo mu kifo we baasengulwa batandike okuzimba, oluvannyuma lwa gavumenti okulemererwa okubaliyirira nga bwe yali esuubizza.Bano olwaleero bakedde kusomba bikozesebwa mu kuzimba nga bwebabiteeka mu kifo kino nekigendererwa ekyokuddamu okuzimba amayumba gabwe era webuwungeeredde nga batandise okusima emisingi.
BAZZEEYO: Abaali baagobwa olw’enjega eyagwa e Kiteezi , batandise okuzimba
0 Min Read
Leave a review

Trending News
Recent Updates
No posts found