Akakiiko akalera eddembe ly’obuntu ka Uganda Humanrights Commission kalaze obwennyamivu olw’emikutu gya NMG okugobwa mu bifo ebimu obutaddayo kusakayo mawulire.Mariam Wangadya, akulira akakiiko kano agamba kino kuba kulinnyirira ddembe lya bannamawulire, kale nga abakikola balina okweddako.
EDDEMBE LYA BANNAMAWULIRE: Akakiiko k’eddembe kalabudde palamenti
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
