Amyuka Sipiika wa Palamenti Thomas Tayebwa abuulidde ababaka ba palamenti nti waliwo ensonga eziri mu kunyoorezebwako ku mikutu gya NMG era nga Palamenti egoberera ebiragiro by’abanoonyereza okuwera abantu bano okusaka amawulire.Kyokka ono baba banne bamubuziizza lwaki palamenti enonyereza mu nkukutu so nga ate nabo nga ababaka bateekeddwa okutegeera ku bigenda mu maaso.Bannabyabufuzi abalala nga Robert Kyagulanyi owa NUP bagambanti ebyatuuse ku NGM tebibewuunyisa olw’ekika ky’amawulire ge tukola. Ono ayagala NMG egende mu maaso bw;etyo nga tettiraliiso ku muntu yenna, k’abeere yye nga akoze ebitajja nsa.
‘TUBANOONYEREZAAKO’ Sipiika Tayebwa agamba aba NMG balina emisango
1 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found
