Waliwo ekirwadde nate ekizeemu okulumba ensuku z’amatooke mu disitulikiti ye Rwampara mu buggwanjuba bw’eggwanga. Ekirwadde kino kilumba ekitooke nga zo enkoota zona zifuuka kitaka oba brown.Abasawo bagamba nti kino kireetebwa akakwuka ka Rust Thrips akaviirako amatooke okubeera n’obutalavu.kati abeeno bagamba ky’ekiseera gavumenti ebadduukirire kubanga kati emyaka 4 nga kino kibazinnya oluguje.
EKIRWADDE KY’AMATOOKE: Eky’e rwampara kiviirako enkota z’amateeke okufuuka eza kitaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found