Essaza lya Kyaggwe likubye Ssese ggoolo 1-0 mu luzannya lwalwe olusoose mu quarter fayinolo y’empaka z”omupiira gw’amasaza ga Buganda. Mu mirala egyizanyiddwa ku bisaawe eby’enjawulo Buweekula ekubye Busujju ggoolo 1-0, Bugerere n’ekuba Buluuli ggoolo 2-1 ate Mawokota ne Ssingo teri alengedde katimba ku munne.
Empaka z’amasaza: Mawokota ne Ssingo zigudde maliri
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found