Ttanda kyalo ekiri mu divizoni ye Ttamu mu ssaza erye Ssingo mu disitulikiti ye Mityana, kyokka nga kirina ebyafaayo binji omuli n’okuba nga kijjudde empuku eziwera abamu zebeyitira enyaanga za Walumbe . Abakkiririza mu by’ennono kuludda olwo bagendayo okwegayirira emyooyo gino okusinziira ku bubaka bwe baba bufunye mu birooto. Ebikwata ku kifo kino omuli n’empuku yennyini abantu gye bagenda nebabikkako engoye ez’enjawulo, Ronald Senvuma y’abirina. Nazzikuno.
Nazzikuno: Biibino ebikwata ku kifo ky’e ttanda
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found