Ab’ekkanisa ya ST Luke Kirangira mu district ye Mukono bali mu kujaganya oluvannyuma lw’ensala ya kkooti ekkiriza obwannanyini bw’ekkanisa ku ttaka. Ettaka lino lirudde nga liliko okusika omuguwa wabula nga ensala ya kkooti eyafulumye nga 15 omwezi guno yalaze nti ekkanisa y’erina obwannanyini obutuufu ku ttaka eryogerwako.
Ab’ekkanisa basanyukidde ensala ya kkooti eyabawadde ettaka
0 Min Read
Leave a review
Trending News
Recent Updates
No posts found